Omukolo gwa Baganda Nkobazambogo TRICONA Nga abayizi bakyusa obukulembeze.

Okutongoza okutimba ebipande byebika byabaganda okugenderera okumanyisa abayizi ebika byabwe nendabika yaabyo.
Omulamwa gwali: “Omwana omuwala okwenyumiriza mukikakye n’okuwa ekitiibwa ebika by’abalala”.
Omugenyi omukulu yali Omutaka Namwama Augustine Mutumba era nga ye Mukubiriza w’olukiiko lw’abataka abakulu b’bebika mu Buganda.

Abagenyi abalala
- Omulangira Victor Ssansa Nyabbongo
- Oweekitiibwa Kabuye Fredrick Musisi Chairman Akaliba akendo secondary mw lubyayi
- Patron Baganda Nkobazambogo Trinity college Nabbingo Muky Kalanzi xtine Nampijja
- Vice Chair Person Baganda Nkobazambogo muggwanga
- President Nakitende Esther S5
- Nabukeera Ruth S4 Former president and many more guests.